Bismillah Al-Rehman Al-Raheem

 

LUGANDA

 

EKYOKUYIGA EKYEKANYIZIBWA MUNSI YONNA N° 1

 

Omutandisi era omuwandisi omukulu : Syed Abdul Hafeez shah ne munne Dr Syed Rashid Ali

 

 

 

Omutandisi wo bu Ahmadiyya Movement, Mirza Ghulam owa Qadiani, agamba nti « Nze Mirza nzikiriza ebintu byonna munzikiriza yo busiramu ne sunnah, eranenzikiriza nebintu byonna okusinzira ku Quran ne Hadith. Era Nabbi Muhammed (pbuh) Yeyasembayomubabaka era  omuntu yenna awakanya obubaka no kutumwa kwa Nabbi (S.A.W) abeera mulimba era taba mukiriza. Era nzikiriza nti okukkibwako abubaka kwatandika ne Adam (PBUH) era ne bukomekerezebwa ku Nabbi Muhammad (PBUH) ».

 

(Byakibwa mu kiraango kya Mirza ekyayitibwa Announcement dated 2nd oct. 1891, mentioned in Tabligh-e-Risalat, p. 20, collection of Advertisement by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).

 

“Nze Mirza ngambye era ebigambo byenjogedde biterevu era bituufu bigambo bya katonda era ddala Quran evira ddala wa katonda... Okufananako ne Moses ne Jesus (Isa) ne David ne Nabbi Mohammad PBUH, nange Mirza ndi mutukirivu era njogera bitufu...” (Byajibwa mukitabo kye. Tohfat un Nadva, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani) Era agamba nti “kitufu katonda ye yasendika ombubaka we mu bu Qadian”.

 

(Byajibwa mu Dafi Al Balaa, p. 10, Roohani Khazain by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).

 

Aboluganda abasajja na boluganda abakyala mu busiramu mbalamusiza Kulwokusasira kwa Allah tyina essanyu olwokutandikawo olupapula luno (newsletter). Ekigendererwa kyolupapula luno kwekulaga abasiramu nabatali basiramu  ekifanayi ekituufu ekya Mirza Ghulam Ahmad wa ba Qadian, omutandisi wo bu Ahmadiyya Movement okwoleka ebikolwa ebibi ebyobulimba, ebyobukodyo byebagezako okwefuula abamalirivu abab Ahmadiyyat, ku bye bakola mubukyamu mulina yo busiramu obunanfusi kikolwa kibi nnyo era byakabenje ddala muneysia yo muntu omunantuusi mubusiramu ye muntu eyefuula okula omusiramu naye nga mubutuufu sina mukiriza okivira ddala  kuntobo yo mutimagwe. No  lwkyo abananfuusi bebasingira ddala  obubi ennyo okusinga omulabe owolwatu okuviira ddala   kumulembe gwa Nabbi Muhammad.

 

(ebyengera nemirembe bibeere kuye), abantu nga’ bo abalya mulurime ne muluzise abekusifu luberela bateekateeka nebateesa mukyaama nyo mungeri yabwe enyamu nabalabe bobusiramu babwonoone nga basinzira munda mubwo mwenyini. Abanafuusi bakoledde omulimo munene ablabe bobusiramu. Newankubadde abasiramu banafung’ate basanga ebizibubingi, lubereera Allah yeyekumira obusiramu, ng’era bwekiri nti Nabbi Muhammad (SAW) yemubaka eyasembayo ne Qur’an bwebubaka obwasembayo okukka eri abantu bonna ppaka ensi lwerigwawo obulamu bwa Mirza Ghulam Ahmad Qadiani yajja nga yenonyola mu mpandiika ze nga bwali omulungi enyo nga’te ajjudde obulimba alinya erudda ne ludda. Eneyisaye, empisa, enzikirizanye, ebirowoozo bye n’enkolaganaye na’ basiramu tewalikubusabusa wabula bunanfuusi, empandiika ya yenyini bwebujulizi kunsonga eno. Nga tuyita mumiko gye mpapula gino, Insha Allah, tujja kugezako mpaka okujayo enfanana y’obuwangaazi bwa Mirza obukyali obwekusifu (obutalabika) mumaasogo mu Qadiani oba Ahmadi, eyali omusiramu. N’obukyali obwekusifu (obutalabika) mumaasogo mu Qadiani oba Ahmadi, eyali omusiramu. N’obuwombefu nsaba aba qadiani oba Ahmadis baleke ebbali akatambaala akabasibwako kumaaso nga bali munzikiriza ya Mirza, era mussoke mwekkanye ebigambo bino ebiwandiikiwa wamanga mubukakamu n’amazima, kati olwo wesalirewo weka enfanan ya mirza yeny.

 

“BAKWATIBWA MUKITIIMBA”

 

Owo’ luganda omwagalwa, wasomye ebigambo ebyawandikigdwa (Quotations) kuntandiwka y’olupapula,nga tetunagenda mumaaso,katusooke tulabe MIRZA GHULAM AHMAD Qadiani kyeyerowoozako mukulinya eludda ne ludda. Bino byayina okwogera :

 

“Singa bino ebigambo byali by akussuta busuusi (nganze okubeera omubakwa wa katonda webanjiganyiza bandireese en nkumi ne nkumi zebiwakanyo. Naye babonyabonyezebwz ne’ birala) byandibadde bibatusibwako nze mukiseeta kyabamanyimuddiniwe baalibanjagalira. Eno yensonga lwaki Stakirizibwa nga banjagala (okunjiganya nze Mirza) kubanga bali bakyamukadda era nga bakiririzawo. Era okubadizayo ddala okubalowoozesa ennyo nokubamanyisa entendikwa y’okwefuusa ombubaka eyasuubizibiwa ajja kyalikumusinji gwatutumu, kuluuyi lwabwe Katonda yampita Eisa, era enyiriri mubitabo ebitukuvu (verses) ezikwata kumubaka eyasuubizibwa ajja, ye (Katonda) yazissa nga’ tegeeza nze (Mirza). Singa abamanyi mudiini bakimanya nti baali basuuta era bakakasa omusajja ono (Mirza) okubeera omubaka ajja tebandikiriza enyiriri ezo. Naye olwo’ buyinza bwa katonda bakiriza era no’ lwekyo ne bayingira ekitimba ekyategebwa nga tebamayi”.

 

(Byajibwa mu kitabo : Arbaeen N° 2, p. 21, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).

 

 Subhan Allah !!

 

Eno yendowooza yo’ mu Qadiani !

Ekyaama Mirza kyeyayina okyokututumukayo nga omutuume wa Katonda era ngo’ mubaka eyasuubizibwa ajja kijjiibawo bulambalamba mulunnyiriri olusembayo mu bigambo waggulu (quotation). Kirabira ddala okuviira ddala muntandiwka Mirza yayina ddala namagezi mangi natandika no’ kussuta no’ buwombefu omusomi aleme kubusabusa. Engeri gyeyasuuta ngamu ebigambobye nga makulugabyo gafunika kifulanenge okusinziira kumbeera. Awono munaffe Mirza nakwatirawo abatamanyi na’ basiramu abatasubira. Eno yensonga lwakiwaliwo ebikontana binginnyo mumpandiika ya Mirza olumu yagamba bwati : “Nsobola ntya okuva mukitangaalakyosiramu nenzira mub : ntu abatakkiriza, nga nefuula omubaka wa Katonda”.

(Byajibwa mukitabo : Hamamatul Bushra, p. 96, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).

 

“Tukolimira yenna eyeita omubaka wa Katonda, mukirize mu Katonda omu yekka era ne Muhammad mubaka we, (la ilaha illAllah Mohammadur-Rasool Allah) Teri katonda mulala okujjako Allah ne Muhammad mutumewe era mukirize nti Nabbi Muhammad (PBUH) Yeyasembayo mu babaka”.

(Byajibwa mu : Advertisement dated 20th Shaaban 1313H, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).

 

Naye kuludda olulala tunuliira ennyiri zino wamanga (quotations) era okuva ku Mirza ; “Nze Mirza nangirira nti ndi mubaka era ndi Nabbi”.

(Byajibwa mu : Announcement in Badr Newspaper, dated 5th March 1908, by Mirza Ghulam Sikyekyo kyoka, wabula Mirza Sahib agenda mumaaso nagamba : “Butalowooza bawungeriki no’ bukyamu bwenzikiriza yabalowooza nti, oluvanyma lwa Nabbi (ebyengera ne mirembe bibere kuye), nti obubaka bwa galwawo okuva eri Katonda buterevu mpaka kulunaku lwenkomerero tewali suubi nti bulidamu ne’ buteewa. Kati kusinza ngero eze byayita edda... Ndayira maaso ga’ Katonda nti mirembe gino tewajja kubaawo anyikira mu ddini eyo okujjako eyange. Era nze eddini ng’eyo ngiyitaddini yasitane, so si ya Katonda okuva mu ggulu”.

(Byajibwa mu : Zamima Braheeen Ahmadiyya, Part 5, p. 183 by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani)

 

Qazi yar Mohamad omwesigwa, owo kulusegere era omwagalwa, omugobereziwa Mirza yawandiika mukitabokye ekiyitibwa “Islami ourbani” : “Hazrat  Maseeh Mauood, Lumu kumukolo yayasanguza embeera jabbeeramu nga’ jibwako obubaka mumbeera ngalinga omukazi nge’ ra Katonda kuye amanyige okufananako omusajja ngali wamu no’ mukazi Akatono kamala omugezi okutegeera”.

 

Abemikwano abasomi, Mirza kyagezako okumanyisa tekitegeerekeka. Kuluuyi olulala Mirza Ghulam Ahmad.

 

Omu Qadiani akkiriza nti obubaka bwatandiika ne Nabbi Hazrat Adam (PBUH) era nebusembayo okukira ku Nabbi Hazrat Mohammad (PBUH) era omuntu Yenna eyeyita Nabbi oluvanyuma lwa Nabbi Mohammad (PBUH) abeera bweru wa busiramu. Naye ate kuluuyi olulala Mirza Ahmad teyakoma mukweyita Nabbi omutakyali Nabbi ajja, Mirza yagiyita ddini ya Shitaane. Munjogera endala,  bwebusiramu mundabika ya Mirza ye ddini ya Sitane, kubanga yeddini yokka ewatakyali nabbi yenna ajja era okulbeera nga akyaleeta obubaka okuva eri Katonda. Empandiika ya Mirza yekatiriza binonti bituufu. Mubyonna ebyogeddwa waggulu, bino wamanga bitegerkeka bulungi nnyo :

 

. Oulggi lwagalwawo dda tewali Nabbi alidamu kujja mubusiramu.

. Omuntu yenna eyefuula Nabbi abeera bweruwa busiramu.

. Okusinziira ku Mirza, simugoberezi wa ddini nge’yo oluggi low’ bwa nabbi gyelwagawa, atera ye agyeyitira ddini, ya sitane. Kyewunyisiza ddala iwaki Mirza nabagoberezibe kakati okuba abasiramu, eddini gyebayita eya sitane (“devilish religion”) ekibi ekisingira ddala ekyo, aba qadiani oba aba ahmadiyya bayina obujerezi bwenyini okuyita abasiramu absigadde, abawakanyi, abakyamu era abali ebweru wo’busiramu. Mirza agamba nti : “Okujako abaana babamalaaya, abawakanyi, abakyamu era abali ebweru wo’busiramu. Mirza agamba nti : “Okujako abaana babamalaaya, Katonda be yateeka envumbo kumitima, naye abasigadde bonna bakiriza nti ndi Nabbi”.

(Byagibwa mu : Aina-e-Kamalat-e-Islam, p. 547, by Mirza Ghulam Ahmad Qadiani).

 

Mutabani wa Mirza, ayitibwa Mirza Basheerudin Mahmood, nga yewo’ kubiri muba Khalifa baba Qadiani egenda mumaaso nalangirira nti :

Abasiramu bonna abatekwata ku Hazrat Masseh Mauood (Mirza) era nabasiramu abo abatawuliranga naku Hazrat Maseeh Mauood, babeera Bakafiri era bali bwelu wa busiramu”.

(Byajibwa mu kitabo kye : Aina-e-Sadaqat, p. 35, by Mirza Basheeruddin Mahmood).

 

Mirza Ghulam Ahmad, omutandisi we nkola eyo’bu Ahmadiyya Yenyonyolako bwati olwo’kubeera nti ye Yesu (Jesus) mutabani wa (Mary) omubaka eyasubizibwa ajja, nti okusokera ddala ye Mirza, kantonda yamufula Mary oluvanyuma Katonda namufuula olubuto okumala emyezi kumi (10) nti era (okukakana Mirza oba muyita Mary, yezadda yekenyini nga Yesu (Jesus).

(labako mukitabo kye ekiyitibwa : Kistee-e-Nooh p. 87-89).

 

OLWO ALI BABIRI MWOMU OBA MUTABUFU WAMUTWE ?

 

Nyinza okumanyisibwa okuva kuba Qadiani oba aba Ahmadiyya ensonga lwaki mukyayagala okweyita abasiramu ? Nga’te ensikiriza Yamwe ne’ya “Nabbi wamwe” ekontanira ddala ne’nzikiriza entufu buli omu yenna gyamanyi eyo’ busiramu era lwaki ekiduula kye’ nzikiriza yamwe temukifunila linya ddala, nga abayitibwa aba Bahais bwbakola? Kyelagabwelazi ebigenderelwa byamwe mukweyita abasiramu, wemuy inzira wokka okwekungulirayo ebyengera by’obusiramu. Naye nga muyita mukwefuula basiramu, era musobole okubuza abasiramu abangungu na’ basiramu abatamanyi munsi nga Africa, Europe, ne’ America mubayingize ekitimba, nga mukama wamwe Mirza bweyakolanga. Ekitali ekyo tewali nsonga lwaki ekiduula kyenzikiriza yamwe, ekijudde ebiklowa ebikyamu ebyerene no’butali nsonga Iwaki ekiduula kyenzikiriza yamwe, ekijudee ebiklowa ebikyamu ebyerene no’butali bwenkanya mukiyaitia obusiramu. Byengeraki ebirobera aba Ahmadiyya, byebazuula mu busiramu mwebesibira ddala mwebatuuka no’Abasiramu ? Bino tujja kubilaba Insha’Allah mubijja mumaaso. Nga maliriza nsaba Allah alage ekitangaala ne’kybo egolokou ero Aba Qadiani ob bayita aba Ahmadiyya; Abawe obuvumu bakiriize obusiramu.

 

Ameen.

Mirza, the liar said:

“It is possible and quite possible that at some time in future such Messiah may appear

 upon whom the literal words of Hadith fit, because this humble self has not come with

the Reign and Command of this world, but with poverty and humility”.

(Izala-e-Auham, Roohani Khazain vol. 3 p. 197).

 

“It is possible that in future no Messiah may come.

It is possible 10,000 more Messiah may come and

one of them may descend in Damascus”.

(Izala-e-Auham, Roohani Khazain vol 3 p. 251).

 

Dr SYED RASHID ALI

P.O. Box 11560

DIBBA FUJAIRAH, UNITED ARAB EMIRATES

Fax : 9719 2 442846 rasyed@emirates.net.ae

http://alhafeez.org/rashid/